Kibaluma

de Juliana Kanyomozi

Bambi sasira
Tondaba Bweneyogereza nzekka
Omutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kyewankola nze
Omukwano gubimba nga tegukka
Ntuuse okwettuga nze
Tonnumya Nze ndeka nkole ekyeejo

Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Mukwano oli wamaanyi
Ondi muli munda

Nsaba bineno bikome ewange
Mubuliwo ne mubuwandiike
Butabika mukimeemu nze
Nkyirako katweewunge
Guno omutima mupoota
Gutendewaliddwa
Memory card yawunga
Nkooye obisitula
Mutima gweezinze
Mm Nfreezinze
Risk zona nziteekinze
Ndoota tuli ku wedding
It's a wedding

Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Mukwano oli wamaanyi
Ondi muli munda

Bambi sasira
Tondaba Bweneyogereza nzekka
Omutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kyewankola nze
Omukwano gubimba nga tegukka
Ntuuse okwettuga nze
Tonnumya Nze ndeka nkole ekyeejo

Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Nakyuuka lwa laavu oli wamaanyi
Ondi muli munda
Mukwano oli wamaanyi
Ondi muli munda

Más canciones de Juliana Kanyomozi